Sarah Nassali
Organisation Makerere University Business School
Country Uganda
Region East Africa
Sector Government / Public sector
Position/Job title Faculty Registrar
My experience in adult learning and education
Njagala ella nenyumiliza mu misomo gyekikulu kubanga nina emyaaka 48 naye buli lunaku ngyigayo ekipya . Emisomo mingi emipya eyetuyiga mu bulimi, obusubuzi, okuyigiliza abaana abyemyaka emito n`a bakulu. Ekirala nga omukyaala njagala okulaba enkulakulana mu bakyaala ba Uganda okwejja mubwaavu. Njagala nòkuyiga okukuuma obutonde , okukola ebintu ebileeta ssente nga siyonoonye butonde bwange.